Isaiah 22:11

11 aWasima ekidiba omuterekebwa amazzi wakati w’ebisenge ebibiri,
n’okuŋŋaanya ag’ekidiba ekikadde,
naye tewatunuulira Oyo eyakisima,
wadde okussaamu ekitiibwa Oyo eyakiteekateeka mu biro eby’edda.
Copyright information for LugEEEE